Nach Genre filtern
- 23 - Mukama amanyi, afaayo era atubeera _ 1 Bassekabaka 19 [09-20-2026]Wed, 23 Sep 2026 - 54min
- 22 - Mukama Ye Katonda _ 1 Bassekabaka 18_1-46 [09-13-2026]
Ekitundu ky’ebyawandiikibwa kino kitwoleka nti mu mbeera zonna, Katonda asigaza abantu abamusinza mu mazima era nga muno mwe mwali Obadiya. Wakati mu kuttibwa kwa bannabbi ba Mukama mu Isiraeri, Obadiya yateeka obulamu bwe mu katyabaga olw’abaweereza ba Katonda. Teyakoma ku kubakweka kyokka, naye yabaliisanga emigaati n’okubanywesanga amazzi mu biro eby’enjala.
Ne mu mbeera ng’ab’obuyinza bakutte amakubo amabi okuva ku Katonda, eyinza okubeerayo abali wansi w’ab’obuyinza obwo abakola ebyo Katonda by’ayagala.
Wed, 16 Sep 2026 - 56min - 21 - Bw’oli Mukkiriza, Manya _ 1 Bassekabaka 17_1-24 [09-06-26]Tue, 08 Sep 2026 - 50min
- 20 - Mukama Afuge Emitima Gyaffe _ 1 Bassekabaka 15 ne 16 [08-30-2026]
Emitima gyaffe ng’abantu gisalawo bingi mu bulungi bw’amawanga gaffe, amaka gaffe, emirimo gyaffe, ekkanisa zaffe, obuweereza bwaffe, enkolagana zaffe n’abantu ba bannaffe.
Abalina emitima egitatya Katonda bagoberera ebibi ebiri mu mitima gyabwe ate abo abalina emitima egitya Katonda bagoberera ebirungi obuva mu kutya Katonda.
Kale nno twekebere emitima gyaffe. Twesabirenga, twenenye, tusabirenga emitima gya bannaffe okukyusibwa okugondera Katonda Omuyinza w’Ebintu byonna.
Tue, 01 Sep 2026 - 52min - 19 - Bw’omamaya Nti Katonda Alaba… _ 1 Bassekabaka 14_1-31 [08-23-2026]
Bwe tutegeera nti ye Katonda alaba era tunaddangamu n’okukola ebyo ebigwanira okulabwa amaaso ge agalaba buli wamu era agalaba buli kimu.
Tuwenga Mukama ekitiibwa ekija mw’ekyo kyali era kye tumutegedde okubeera; tetulina kumutegeerako bye tumutegeerako naye nga tebirina kye bikyusa ku bulamu bwaffe. Kino tukirabira ku Yerobowaamu nti yategeera nti Katonda ayinza okubuulira ebifa ku mwana we ali mu Isiraeri okuyita mu nnabbi Akiya ali mu Yuda, wabula ate n’alowooza nti ayinza obutalaba nti muka Yerobowaamu y’azze awali nnabbi okwebuuza ku bikwata ku mwana.
Wed, 26 Aug 2026 - 50min - 18 - Mukama Yakola Byonna Atusaasire _ 1 Bassekabaka 13_1-34 [08-16-2026]
Okufa kwa Kristo kulaga obukalaativu bwa Katonda ku kubonereza obujeemu gy’ali nti kubanga ajja kubonereza abajeemu gy’ali, kye yava awa bonna akabonero n’obuddukiro obuwonya omusango okuyita mu kufa kwa Yesu Kristo okutueesa okusaasirwa.
Bwe tumanya okusaasira n’ekisa kya Katonda, tuddukirenga eri Mukama obutavanga w’ali olw’okusaasira kwe n’ekisa kye mu mbeera z’obulamu bwaffe zonna.
Katonda akoze kyonna okutulaga ekisa n’okusaasira kwe. Tuddemu nga bwe kyetaagisa eri ekisa kino.
Tue, 18 Aug 2026 - 52min - 17 - Gonderanga Obuyinza Bwa Katonda _1 Bassekabaka 12_1-33 [08-09-2026]Wed, 12 Aug 2026 - 46min
- 16 - Twekuumirenga mukkukiriza ne mukutya Mukama _ 1 Bassekabaka 11_1-43 [08-02-2026]Tue, 04 Aug 2026 - 57min
- 15 - Katonda By’atuwa Bimumanyise _ 1 Bassekabaka 10_1-29 [07-26-2026]
Buli kintu ekisikiriza bantu abalala okujja gy’oli kimanye nti Mukama akuwadde mukisa okukozesa ekintu ekyo okulaga abantu abo b’aleese mu ngeri eyo okumutegeera nti ye Katonda.
Kino kitegeeza nti ebyo byonna Mukama by’atuyinzisa okukola, oba nabyo, bikozesebwa mu kuzimba obwakabaka bwe nga tebirina kukoma ku bwakabaka abwaffe wadde ettutumo lyaffe waabula okukozesebwa okwagala kwe.
Wed, 29 Jul 2026 - 49min - 14 - Mukama Mwesigwa _ 1 Bassekabaka 8_54-9_1-29 [07-19-2026]
i. Mukama atuukiriza ebisuubizo bye eri abantu be.
ii. Mukama awulira okusaba akw’abantu be era addamuu bwe tusaba.
iii. Ebimu ku bigenderwa bya Katonda okulaga enkolagana ye n’abantu be omuli okukola ebintu eby’enjawulo mu bulamu bwabwe n’okuddamu okusaba kwabwe kwe kulaga abatannaba ku mukkiriza mu mawanga gonna nti Mukama ye Katonda w’ensi zonna.
iv. Kubanga Mukama mwesigwa eri abantu be era ng’ali wamu nabo, kyekiva kigwanira abantu be okuba n’emitima emituukirivu eri Katonda n’okutambuliranga mu Kigambo kye.
Tue, 21 Jul 2026 - 55min - 13 - Tuwulirenga Ayi Makama Otusaasire _ 1Bassekabaka 8 [07-12-2026]Tue, 14 Jul 2026 - 1h 09min
- 12 - Mukama Y'atusobozesa By'atwetaaza _ 1 Bassekabaka 7_1-51 [07-05-2026]
Buli kintu n’obumanyirivu bwonna Katonda bw’atuwa aba atuwadde busobozi bwa kutuukiriza bigendererwa Bye eri bantu bannaffe okubasobozesa nabo okutuukiriza ebigendererwa bya Katonda mu bwakabaka bwe.
Kale tuwengayo obudde okuzuula ebyo Katonda by’atuwadde obusobozi okukola, tubyongereko okukula era tumanye na butya bwetuyinza okubikozesa okuzimba obwakaba bwe.
Wed, 08 Jul 2026 - 54min - 11 - 1 Bassekabaka 5 ne 6 _ Kristo Yekaalu Esinga Eya Sulemaani [06-28-2026]Tue, 30 Jun 2026 - 55min
- 10 - Kabaka Asinga Suleiman Ajja_ 1 Bassekabaka 4_1-34 [06-21-2026]Tue, 23 Jun 2026 - 48min
- 9 - Katonda Addamu Okusaba _ 1 Bassekabaka 3_1-28 [06-14-2026]Thu, 18 Jun 2026 - 53min
- 8 - Ddamu Bulungi eri Ekisa Kya Katonda _ 1 Bassekabaka 2_13-46 [06-07-2026]Tue, 09 Jun 2026 - 50min
- 7 - Kristo Kabaka Atafa _ 1 Bassekabaka 2_1-12 [05-31-26]Tue, 02 Jun 2026 - 47min
- 6 - Kolanga Okwagala Kwa Katonda 1 Bassekabaka 1:1-53 [05/24/2026]Tue, 26 May 2026 - 53min
- 5 - Ennyanjula ya 1&2 Bassekabaka [05/17/2026]Tue, 19 May 2026 - 43min
- 4 - Weewale Abalimbalimba [2 Yokaana 1:7-13]Fri, 15 May 2026 - 53min
- 3 - 3 Yokaana 9-14 Tugobererenga Obulungi [05/03/2026]Wed, 06 May 2026 - 54min
- 2 - 3 Yokaana 1-8 Tambulira Mu Mazima [26/04/26]
Amazima ge tujulira ye Mukama waffe Yesu Kristo gwe twayitibwa okufaanana mu bulamu bwaffe era buli ky’amazima kyonna ekitusomesebwa tukikola kubanga Omwoyo w’Amazima atuula mu ffe olw’okukkiriza Mukama waffe Yesu Kristo. Kino kifuula obulamu bwaffe obw’enjawulo ne tusobola okujulira amazima omuli n’okukola obulungi ab’oluganda.
Tue, 28 Apr 2026 - 47min - 1 - Easter Sunday Service | Luganda | Calvary Chapel KampalaSat, 11 Apr 2026 - 41min
Podcasts ähnlich wie CCK Luganda
El Partidazo de COPE COPE
Herrera en COPE COPE
La Linterna COPE
Es la Mañana de Federico esRadio
La noche de Cuesta esRadio
Hondelatte Raconte Europe 1
Au Coeur du Crime Europe1
Affaires sensibles France Inter
LEGEND Guillaume Pley
El colegio invisible OndaCero
La Rosa de los Vientos OndaCero
Les grands dossiers de l'Histoire par Franck Ferrand Radio Classique
Espacio en blanco Radio Nacional
Enquêtes criminelles RTL
Entrez dans l'Histoire RTL
Le grand récit RTL
Les Grosses Têtes RTL
L'Heure Du Crime RTL
Parlons-nous RTL
El Larguero SER Podcast
SER Historia SER Podcast
Todo Concostrina SER Podcast
Un Libro Una Hora SER Podcast
HISTORIAS DE LA HISTORIA VIVA RADIO
